Skip to content

Mwagala Ki

Chosen Becky, Chris Evans Kaweesi
Popularity ยท Low

YouTube

Searching YouTube...

Lyrics

Yansakata emiggo nengwa eri (Olimba ki?) Yantegesa emikolo natajja (uhh) (Baur) Mwagala naye atte ansobedde Byakola nga biruma Ndowooza kye kiseera muviire Nga nfubye naawe okiraba Nze kazibe ssente nzimuwa Nandiki mamotoka Kati Yokaana omwavu Mpulira mbu gwayagala Ntunulira amafigure naawe Omubiri kiki yenze kyesirina Alekawo ebyange maama Mu katale nalamuza mukene Mwagala ki? Abasajja mwagala ki? Aaah, naye abasajja mwagala ki? Nomukolera ebirungi n'obimalayo Oooh, naye nga talaba Mwagala ki? Abakyaala mwagala ki? Aaah, naye abakyaala mwagala ki? Nomukolera ebirungi n'obimalayo Oooh, naye nga talaba Namuzalira abaana kata nfiire mu leeba Obulungi bwange buno Teyabulaba yayenda kale Ku friend wange [?] Nalowooza nti lwa figure Ne ล‹ล‹enda mu gym nange Era kati figure nafuna Naye abasajja bazibu Maid wange figure ya zero Nabakwata red-handed Naye kiki abasajja kyemuffa Mwagala ki? Abasajja mwagala ki? Aaah, naye abasajja mwagala ki? Nomukolera ebirungi n'obimalayo Oooh, naye nga talaba Mwagala ki? Abakyaala mwagala ki? Aaah, naye abakyaala mwagala ki? Nomukolera ebirungi n'obimalayo Oooh, naye nga talaba Ye maama hee hee! Ye maama hee (Mwoto Sound) Ku bulungi bwange buno Ddala mukwano gwange oli yansingaki? Mwatu byetuyoya abasajja biwera Kati bwaaba yali abifunye Mu mukwano gwange atte maid amwagazi ki? Kwate essimu yo omukubire okimubuuze Ku bugagga bwange buno Ddala ekyamwagaza omwavu kyali ki? Time gyemugaba abagagga tewera Omwavu bwe yamuwa time Kati omuvubuka omuto ono yali waaki? Kwate essimu yo omukubire okimubuuze Mwagala ki? Abasajja mwagala ki? aaah Aaah, naye abasajja mwagala ki? Nomukolera ebirungi n'obimalayo Oooh, naye nga talaba Yansakata emiggo nengwa eri Obuzibu taliiwo oyo gw'oyogerako Tobanga omuwayiriza tumuyite omulumirize Yantegesa emikolo natajja Obuzibu emikolo ogikaka bukasi Omusajja muwe obudde agikole nga yetegese Yandiira obussente nabumalawo Obuzibu Rebecca okyamuka nnyo Kasita teyaziba bubi Ggwe yemuwa tokyakyaala