Skip to content

Kagobako

Popularity · Low

YouTube

Searching YouTube...

Lyrics

Onsinze kagobako (wagwan) Omulungi mazima tunulako eno Onjozze nze wulira oh (Bass Boi) Eno bbaluwa wulira bwino Nze gwe wobuula obuza appetite Omala kulabika olwo ne ndya ku mmere If you don't know what to do to me it's side Bwoba woli silika bwo buula ne nkuba emmere Onsinze kagobako eye Ompangudde era kano kagobako eye Tolumya nyo kagobako eye Ekyo kwekweka tokilemerako eye kagobako Kagobako eye tewekweka kuba kano kagobako Bambi tobuula kano kagobako eye Amaaso gandi mu ngalo Njoya kulabako eye eye Mukwano onyumisa emboozi Gwe wotali bali banumya mandazi Ebyo mulungi byo kuba pose Osaana ku kweka mabega wa mwezi Bali balwana okikola otya ndi balwanya Buli omu ayagala ku kulirana Si kugaba era nsaba tebatawana my baby Wamega Walumya Wagalika (Wagalika) Gwe mu kintu kyo ku lungiwa watabuka (omutima) Wasaala wayuza nayulika Eno wanzitta dda omwoyo gwe wafunika Onsinze kagobako eye Ompangudde era kano kagobako eye Tolumya nyo kagobako eye Ekyo kwekweka tokilemerako eye kagobako Kagobako eye tewekweka kuba kano kagobako Bambi tobuula kano kagobako eye Amaaso gandi mu ngalo Njoya kulabako eye eye Guno omutima wakola bubi ogutwala Toseka mukwano bambi tokuddala Ebirowoozo bambi obileka bipala Nze wowe yaye kano kagobako Nze gwe wobuula obuza appetite Omala kulabika olwo ne ndya ku mmere If you don't know what to do to me it's side Bwoba woli silika bwo buula ne nkuba emmere Mukwano onyumisa emboozi Gwe wotali bali banumya mandazi Ebyo mulungi byo kuba pose Osaana ku kweka mabega wa mwezi Onsinze kagobako eye Ompangudde era kano kagobako eye Tolumya nyo kagobako eye Ekyo kwekweka tokilemerako eye kagobako Kagobako eye tewekweka kuba kano kagobako Bambi tobuula kano kagobako eye Amaaso gandi mu ngalo Njoya kulabako eye eye Kagobako