Skip to content

Ebisooka n'ebisembayo

Popularity ยท Low

YouTube

Searching YouTube...

Lyrics

Tell me something special girl today, yeah eh One by one makes a bundle But we make rain, eeh Love is such a game That we lose and gain eeh yeah Sesa sesaamu, pika Yongeza omukwano, yeah Oli kimuli ekimulisa Nkusaba tonvaamu Ooh nze ne bwe nfuna ebbuba Naawe laba tolinaako kikyamu, yeah Obwo obulungi bwo no y'eddiini Nze gye njagala okubaamu, eh yeah Baby eddoboozi lyo, akayindo ko, ebiseera byo Kwossa n'akamwenyumwenyu mwenyu byonna Ekyo ekikula kyo ago amaaso go nze bw'ontunuulira N'olusonyisonyi sonyi lunkwata Nkusaba tonta nyweza, nywera Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka Nkusaba tonta nywera, nyweza Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka, yeah Nkwagala ebisooka n'ebisembayo Nkwagala ebirijja n'ebiriddako Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo Biseera bingi nze neesuna nako Nze ani alina faasi mu mutima gwo! Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo Oli mulungi nga obwakakya Omukisa omunene ogwange gwe mbala Amaaso go ago ameeru bw'ogantunuuliza N'akayindo k'abalaalo ako gwe k'olina Binnyonyogera aah ah, yeah eh Kasusu ko kalungi kaneewunyisa Kankubaganya kandeka nga neebuuza nti oba? Watondebwa omu oli eyatonda abalala lala And then your kisses I always wanna have them in my wishes My one and only princess You're the only yeah yeah Nkwagala ebisooka n'ebisembayo Nkwagala ebirijja n'ebiriddako Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo Biseera bingi nze neesuna nako Nze ani alina faasi mu mutima gwo! Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo Baby eddoboozi lyo, akayindo ko, ebiseera byo Kwossa n'akamwenyumwenyu mwenyu byonna Ekyo ekikula kyo ago amaaso go nze bw'ontunuulira N'olusonyisonyi sonyi lunkwata Nkusaba tonta nyweza, nywera (tonta, tonta) Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka Nkusaba tonta nywera, nyweza Omukwano gwo nina ntoko kipimo kya ttanka, yeah Nkwagala ebisooka n'ebisembayo Nkwagala ebirijja n'ebiriddako Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo Biseera bingi nze neesuna nako Nze ani alina faasi mu mutima gwo! Nkwagala nnyo baby by'ebisingayo