Skip to content
Lyric
Dive
Public playlists
My playlists
Search
Sign in
Mukuume
Juliana Kanyomozi
Popularity · Moderate
+
Original
0
0
Listen
YouTube
1
2
3
0:00 / 0:00
Loading YouTube player...
Lyrics offset
Synced
Lyrics
Original
Translation
Bilingual
Nkomyewooo
Wuliliza gwe
Mhhhh mhhh
Nkusaba jalaaze dad mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba Bambi mukuume yona gyalaze mulinze
Nkusaba jalaaze dad mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba Bambi mukuume yona gyalaze mulinze
Omutima gwa baze omanyi munafu nyo ekyo tekingasa kikweka
Nebikemo binji yona eyo gyayitila banjo abamutunulidde
Ate nze byanema simanyi kulondola mungu kyesaba mulondele
Yeze ndidawa nga afunye yo omulungi mbuza ndidawa nga atandise okubaligga
Mukama katonda wuyo mukuume ate nakolaki yeka gwewampa
Nkusaba jalaaze dad mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba Bambi mukuume yona gyalaze mulinze
Obubenje bwandibadde mu makubo gyayitira taata kyensaba buwugule
Nkimanyi wasalawo tewali atalifa naye nze kyensaba ye mutase
Yona eyo gyasuze waba Ku safari mungu kyensaba yebake Mirembe kuba watebaka eno nange sebakka taata kyensaba bulamu nabuwangazi
Mukama katonda byona gwo obisobola yenze ndidawa waliba nga azayee
Nkusaba jalaaze dad mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba Bambi mukuume yona gyalaze mulinze
Mu mikwano gyalina kebela taata ojemu bona abakyamu
Ndabye gwe banji ne fitina zimuwonye Bambi talina ye gwateka naye wakola bubi notukweka emitima yandibadde yabawula
Banji bayambye bona nebefula
Kyoka nasigala Bambi ayamba
Wuliliza mungu Bambi mutase abesesa nga ate Muli bakyamu
Nkusaba jalaaze dad mukuume
Nkukwasiza omwami wange
Mungu kyenkusaba Bambi mukuume yona gyalaze mulinze
Mukuuumeeee
Taaata
Yona eyooo
Yona
Kabitee
Yona eyo