Skip to content

Namagembe

Maddox Ssemanda Sematimba
Popularity · Low

YouTube

Searching YouTube...

Lyrics

Namagembe oliwa Ng'oluddeyo nnyo eyo gy'oli Laba ndiwano nkulinze Nindiridde owange Nze gwe nasiima mu bangi Ate anti bulijjo Weetegerezanga nnyo abantu Bwe mutabagana obulungi Ababawalana lwe baba abangi Ne babalemesa omukwano Jjukira luli Lwe twali ffembi Ng'abatulaba, balaba bubi Olw'okuba nti ffe tussa kimu Ne tubalemesa, aah ah Weyongere wano Tobaliraana bali Tobaliraana ab'okukulumya Abo abakolerera okukulumya Baveeko baviire eeh eh Ooh oh, aah ah Nkwagala Nkwagala Mpisibwa bubi bwe buziba (Mpisibwa bubi) Ne bukya nga sikulabyeko Nkwagala (Nkwagala) Kimalamu amaanyi (Mpisibwa bubi) Bwe mba sikulabyeko, oh oh Mukwano Namagembe (Nkwagala) Nkwagala nnyo tondekangawo Mpisibwa bubi Nga sikulabyeko Bwe mba ne bye nkola, tebigenda Nsula bubi nnyo nze (Nkwagala) N'otulo ne tubula Mpisibwa bubi Bwe mba sikulabyeko Ate anti bulijjo Weetegerezanga nnyo abantu Bwe mutabagana obulungi Ababawalana lwe baba abangi Ne babalemesa omukwano Jjukira luli Lwe twali ffembi Ng'abatulaba, balaba bubi Olw'okuba nti ffe tussa kimu Ne tubalemesa, aah ah Weyongere wano Tobaliraana bali Tobaliraana ab'okukulumya Abo abakolerera okukulumya Baveeko baviire eeh eh Nkwagala (Nkwagala) Mpisibwa bubi bwe buziba (Mpisibwa bubi) Ne bukya nga sikulabyeko Nkwagala (Nkwagala) Kimalamu amaanyi (Mpisibwa bubi) Bwe mba sikulabyeko, ooh ohh Mukwano Namagembe (Nkwagala) Nkwagala nnyo tondekangawo Mpisibwa bubi Nga sikulabyeko Kuba ne bye nkola, tebigenda Nsula bubi nnyo nze Nkwagala N'otulo ne tubula Mpisibwa bubi Bwe mba sikulabyeko Tondekangawo ooh ohh Nkwagala (Mpulila bubi) Mpisibwa bubi nga sikulabyeko Mukwano Namagembe Tondekangawo ooh ohh Nkwagala Mpulila bubi, mpisibwa bubi Bwe mba sikulabyeko Mukwano Namagembe (Nkwagala) Nkwagala nnyo tondekangawo Mpisibwa bubi nga sikulabyeko Nsula bubi (Nkwagala) N'otulo ne tubula Mpisibwa bubi bwe mba sikulabyeko Nsula bubi nnyo nze (Nkwagala)