Skip to content

Nakatudde

Madoxx
Popularity ยท Low

YouTube

Searching YouTube...

Lyrics

Ahhh njagala omuwala oli Ye Nakatudde Ohhh njagala omuwala oli Ye Nakatudde Ahhh njagala omuwala oli Yansobera mwatu Atukula oli omwana anyirira Bwe mulaba nemwegomba Ansikiriza ansanyusa Byakola binewunyisa Bwemutunulira simala Ayambala bulungi bambi no natambula yegombesa okukamala Bwemulaba nkugambye nenzigwamu amagezi nentunula ng'atalaba Njagala lumu mugoberere mpola mpola Wama ndabe jasula Tekiba kirungi kwegomba nyo Naye ate nze kino kimpitirideko Nja kusiba omutima gwange Ngendeyo mwatu mugambe ko Nze ngambye nja kusiba nyama Mugambe ko Maliride Ge mazima Ahhh njagala omuwala oli Ye Nakatudde Ohhh njagala omuwala oli (simutenda) Bangi nyo abamwegomba Abatamanyi nti oli omwana mwagala Bakome kukwegomba Kubanga ate nze Kati gwe ngoba Nkasale amagezi gona Wama wama mujuze bwagazi Muwe kyona kyeyetaaze Ate oluvanyuma mukube mbaga Tulambule amawanga gona agokunsi nga nze nowange tuli kitole Ge mazima Ahhh njagala omuwala oli (tubeere babiri) Ye Nakatudde Ohhh njagala omuwala oli (Instrumental) Ohhh Nakatudde Sagala kulaba amugambako Ye Nakatudde Ohhh Nakatudde Sagala kulaba amukwatako Ye Nakatudde Mwagala nyo munange Njagala tubeere babiri Ye Nakatudde Njagala muwe ebirungi Muyise bulungi Ye Nakatudde Muleke gwe tomulimba Lombard ssebo Mala galeka Ye Nakatudde Ohhh Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Oooo omwana Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Banange Nakatudde Muwala mulungi Yeyisa bulungi Muwala muteefu Ayambala bulungi, natambula bulungi Kyenva mwagala nze nyo Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Ye Nakatudde Ye Nakatudde Ohhh banange Nakatudde Sagala kulaba amugambako Ye Nakatudde Ohhh Nakatudde Sagala kulaba amukwatako Ye Nakatudde Muwala mulungi Ye Nakatudde Muwala muteefu Ayambala bulungi, natambula bulungi Ye Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde Kyenva mwagala nze nyo Ye Nakatudde