Skip to content

Winie Nwagi

Popularity ยท Low

YouTube

Searching YouTube...

Lyrics

Hahaha.hahaha(eeh eeh)hahahaha.(eeh) nze nalinga ngoye zino ezambalwa ooh ooh kale n'ewayitawo akaseela nga zigubyeee neba zeyambulaa era nze nnalinga makubo gano agayitwamu obuyitwa nekalitanda n'erizika tebayo alinyayo yadde ekigere eeh aah bino ebya laavu nali nabidduka ng'era nze byantama bennawa omutima mubiseera biri kale bagulumya eeeh eeh bino byenzunga ooh ooh kale eeh jenasanga omwana eyakula yanzizayo mu laavu eri.ono muka nze nnazula kale eeh Ono detergent agogola gano amabala agalumya emitimaa(agogolaa)muyita detergent(agogola)y'amalako ennaku n'andaga amasanyu(ono detergent) Ono detergent agogola gano amabala agalumya emitima(agogolaaa) muyita detergent yammalako ennaku n'andaga amasanyu Bwe bukya kumakya nga nze mmotoka nga ye garage ewuwe na parkinga laavu y'ono bweba bibala ku miti ffe abali mubusolyaaa Ono mukwano bwab'awulula nze kideya ekirecievingaaa omukwano omuka(aah)omussufu okufaaa(aah)nga guli magico(ooh) Ogwayo gwabbubaaa(amazima) nga bangi balemwaa(aah) eyagunnyikiza mummazi kale laba bwe gwadda enguluu. that's why mweyitira detergent(asobola)atamanyi mabala kalee.aah baby your my detergent. Ono detergent agogola gano amabala agalumya emitima(agogolaa) muyita detergent(agogolaa)yammalako nanda amasanyuu(agogola) Ono detergent(agogola detergent)agogola gano amabala agalumya emitima(agogolaa) muyita detergent yammalako ennaku nandaga amasanyu ooh Ono detergent agogola gano amabala agalumya(agogolaa)muyita detergentii yammalako ennaku nandaga amasanyu Agogolaaa Your my love., your my love (aah ahh) Bwebukya kumakya nga nze mmotoka nga ye garage ewuwe na parkinga laavu y'ono bweba bibala kumitiii ffe abali mubusolya(aah aah)ono omukwano bwaba awulula nze kideeya ekirecievinga baby your love(your love)your love is full of magic (aah aah) guno omutima gwajula amabala(aah aah) ggwe yagguza mu colour kati nvuga kaweweevu gyendi nnanywera baby for sure(aah aah) Ono detergent agogola gano amabala agalumya emitima(aah aah)muyita detergent(detergent, detergent)yamalako ennaku nandaga amasanyu(ooh) Ono detergent(ono detergent)agogola gano amabala agalumya emitima(agogolaaa)muyita detergent yammalako ennaku nandaga amasanyu(my love) Ono detergent(your my love) agogola gano amabala agalumya emitima(agogolaa aah) muyita detergent yammalako ennaku nandaga amasanyu ooh Ono detergent(agogola, agogola) agogola gano amabala agalumya emitima muyita detergent (aah ah)yammalako ennaku nandaga amasanyu(agogola, agogolaa, agoggolaa)lukunya lumu oooh agogolaaa aah Isiah prophet (end).