Skip to content

Tevunya

Popularity · Low

YouTube

Searching YouTube...

Lyrics

Ku lulwo nze ne bwe nkalira Artin on the beat Ku lulwo bansika mpalira Fik Fameica Ku lulwo ne bwe bagunsalira Queen Sheebah You know how we do it Eno eteevuunya Togeza n'onkookoonya Laavu gye nina eteevuunya (Bwe teevuunya) Bwe tevu... tevu... (Bwe tevu...) Eno ogiguddemu eteevuunya (layira) (Bwe teevuunya) Bwe tevu... tevu... (Bwe teevuunya) Nange gye nina eteevuunya (Bwe teevuunya) Gal, eteevuunya (Bwe tevu...) Laavu gye nina eteevuunya (Bwe teevuunya) Gal eteevuunya (Bwe teevuunya) Tevu... tevu... tevu (Teevuunya) Bwe tevu... (Bwe tevu... Teevuunya) Tevu... tevu... tevu (Teevuunya) Eh bwe teevu... (Teevuunya) Yo laavu gye nina eteevuunya Nange kennyini ngyewuunya Aŋamba yanguwa eno tonkookoonya Buli kadde ye aba annoonya Nakkirizza love is such a strong feeling Tegulwa dollar, pound yadde shilling Esuza boss chic mu nnyumba omutali ceiling Kuwa omutima bw'oba ogutwala nze ndi willing Gwe nsonga lwaki obulamu bukola meaning Tugenda wala, the journey is just beginning Ndikwambala nga kkooti Ndikwambala ng'essaawa Bwe ndwala yeggwe antidote Bwe ndwala yegwe dawa Eno eteevuunya Togeza n'onkookoonya Laavu gye nina eteevuunya (layira) (Bwe teevuunya) Bwe tevu... tevu... (Bwe tevu...) Eno ogiguddemu eteevuunya (layira) (Bwe teevuunya) Bwe tevu... tevu... (Bwe tevu...) Nange gye nina eteevuunya (ngyewulira) (Bwe teevuunya) Gal, eteevuunya (Bwe tevu...) Laavu gye nina eteevuunya (ngyewulira) (Bwe teevuunya) Eh eteevuunya (Bwe tevu...) Wansanga mu mirembe gyange n'ontanuula (yiyi!) Nze eyali asirise omutima n'onsanuula Bino bye mukwana Tewamanya ky'otinkuula Nkusuubiza okwesibako (layira!) Nkusuubiza okwekubako (eh eh!) Wali tewajjula nga nze abulako Sembera eno ojje onkoleko Bambi yanguwa kata ommenye eggindu Sirina we ngissa Gwe woolwirawo gunkubye ensimbu Gwambuka bw'ogussa Eno eteevuunya Togeza n'onkookoonya Laavu gye nina eteevuunya (layira) (Bwe teevuunya) Bwe tevu... tevu... (Bwe tevu...) Eno ogiguddemu eteevuunya (layira) (Bwe teevuunya) Bwe tevu... tevu... (Bwe tevu...) Tevu... tevu... tevu... (Teevuunya) (Bwe tevu...) (Teevuunya) Tevu... tevu... tevu... (Teevuunya) Eh bwe tevu... (Bwe tevu... teevuunya) Ku lulwo nze ne bwe nkalira (teevuunya) Ku lulwo bansika mpalira (Bwe tevu... teevuunya) Ku lulwo ne bwe bagunsalira (teevuunya) Ssikupowa nze gyal ndayira (Bwe tevu... teevuunya) Ku lulwo nze ne bwe nkalira Ku lulwo bansika mpalira Ku lulwo ne bwe bagunsalira (Fresh gal) Ssikupowa nze gyal ndayira Oli wa mukisa ssikulimba Kasooli mu namuginga Bw'omenyeka ngya kuyunga Wetegeke ngya kulunga Teweebuzaabuza, nkubaliddeko naawe todduka (wendi) Ku kyejo kye nina Gisibe enywere tesensuka Kuba nnyingi Eno eteevuunya (eh) Togeza n'onkookoonya (eh) Laavu gye nina eteevuunya (Bwe teevuunya) Bwe tevu... tevu... (Bwe tevu...) Eno ogiguddemu eteevuunya (layira) (Bwe teevuunya) Bwe tevu tevu (Bwe tevu...) Nange gye nina eteevuunya (Bwe teevuunya) Gal, eteevuunya ngyewulira (Bwe tevu...) Laavu gye nina eteevuunya (Bwe teevuunya) Eh eteevuunya (Bwe tevu...) Tevu... tevu... tevu (Teevuunya) Bwe tevu...) (Bwe tevu... teevuunya) Queen Sheebah Tevu... tevu... tevu Fik Fameica (Teevuunya) (Bwe tevu... teevuunya) Artin Problem