Skip to content

Kampala

Madoxx
Popularity ยท Low

Listen

YouTube

0:00 / 0:00
Loading YouTube player...
Lyrics offset
Synced

Lyrics

Kampala Olyotya Kampala Kampala Olyotya Kampala city Kampala Olyotya kampala Kampala Olyotya kampala city Ebanga liyiise dene nyo bukya nkubuuzakko owange Kampala Ebanga liyise dene nyoooo Ohh owange Kampala Olyotya kampala city Elaade mama nyogee mirembe Oliyo otya eyoo owange Webale kukuuma waka Abemikwaano ne nganda zaffe e'Kampala Mwebale kutabaganya abantu abamawanga agenjawulo bali mu Kampala (Mu city) Ehh Ndaba abantu buli omu alamusa mune nga muganda we (Mu city) Abanji abalunji abempisa enunji jyebali eyoo (Mu city) Ekibuga ekiteefu ekibuga ekiyonjo ekyeyagaza banayuganda bona Ayitayo akunyรบmiza eliyo ebilunji (Mu city) Abantu abagunjuffu bakola namanyi tebamala na bisera (Mu city) Ehhh Yeyo city Kampala Olyotya Kampala Kampala Olyotya Kampala city Kampala Olyotya kampala Kampala Olyotya kampala city Kampala Olyotya Kampala Kampala Olyotya Kampala city Kampala Olyotya kampala Kampala Olyotya kampala city Kubanga nsalirwa nyo munange kampala Ebanga liyiise dene nyooo Njagala nzijye nkulabekoo owange Ne mama wange (Naye mubuuzeko) Babra wange (Naye mubuuzeko) Oyo Juss wange (Naye mubuuzeko) Dag waffe (Naye mubuuzeko) Njagala nzijyeko eyo (Mu city) Njagala nzijyeko eyo (Mu city) Barasta bange (Nabo mbabuuzeko) Abe mutundwe (Nabo mbabuuzeko) Abe Makindye (Nabo mbabuuzeko) Abali eMengo (Nabo mbabuuzeko) Ne Nankusi (Mu city) Njagala nzijyeko eyoo (Mu city) Ehh City Mama Njagala mpitekeyo nze Bana beeka (Mu city)