Skip to content

Samite / Wasuze Otya?

Popularity ยท Low

Listen

YouTube

0:00 / 0:00
Loading YouTube player...
Lyrics offset
Synced

Lyrics

Wasuze otya kyokka maama Wasuze otya kyokka anzaala On'olya kuki kyokka maama On'olya kuki kyokka anzaala Nasuzeeyo nga nkulowoozako Nasuzeeyo nga nkulowoozako Naalya ku nkejje bambi Naanywa ku buuji mwattu Nasuzeeyo nga nkulowoozako Nasuzeeyo nga nkulowoozako Naalya ku mawoolu bambi Naalya ku binyeebwa bambi Wasuze otya kyokka taata Wasuze otya kyokka anzaala On'olya kuki kyokka taata On'olya kuki kyokka anzaala Nasuzeeyo nga nkulowoozako Nasuzeeyo nga nkulowoozako Tuleme okkopa empisa z'abeeru Ng'atusuula abatuzaala Baabakyi bo banaffe Baabakyi bo banaffe Engeeri yoka gyetunayigamu ebyafaayo Tuleme okkopa empisa z'abeeru Ng'atusuula abatuzaala Munkambi z'abakadde Baabakyi bo banaffe Baabakyi bo banaffe Baabakyi bo banaffe