Skip to content

Charles & Frida Sonko

Nawuliranga
Popularity · Low

Listen

YouTube

0:00 / 0:00
Loading YouTube player...
Lyrics offset
Synced

Lyrics

Nawulira ahh nawuliranga Aah olwaleelo nawulinga Amateeka gonna gonna oteekanga nagakwatanga aah mukyala wange nawuliranga Empiisa zange enfundu enbi kuluno nzisudde eli aah amateeka gonna nakwatanga Leka nzisibekunkondo oleme kugenda Aah olwaleelo nawuliranga Zonna nziyiye munyanjja Victoria Eeh mukyala wange nawuliranga Enyama gyenali sigula kangule ebisyambi olye Aah amateeka gonna nakwatanga Amata genali nyimiliza okuunda sundanga Sukali nagulanga emu kangule musanvu onywe Boarding ezebeyi ne ngato ezomulembe Nekizungu kyewali oyagala kaakano oliwadembe Naye toyamba akabigule oleme kuswaza nsi Nemotoka yiiyo vugga ngawaliwo ensonga Buno obujja obunsuzza mbukuta buyiye ebuziba Instruments Buno obujja obunsuzza mbukuta buyiye ebuziba Nenkugana ogenda okola nti bakutwala Nga gunno omulembe gwa kazi mukazi musajja Busente byoba ofunyeyo ffena butuyamba eeka Abana ku schoolfees nokugula enva Kasokeede nbulwa abakyala musanvu kafuufu Owomunana sikiliza nemikwano gidabule Gyegindetela olugambo ntyoli eyo ne Yokana So nga Yokana ye kitawwe talina byamunda nyo Yokana abakubuzaako olwo mutoowe ne Jemba Banange abalina obujja ssimere bufiliiza Obujja ne bbubaa lumbe banange mumpulire Instruments Aah olwaleelo nawuliranga Amateeka gonna gonna oteekanga nagakwatanga Empiisa zange envundu embi kuluno nzisude eli Leka nzisibekunkondo oleme kugenda Aah olwaleelo nawuliranga Zonna nziyiye munyanjja Victoria Eeh mukyala wange nawuliranga Enyama gyenali sigula kangule ebisyambi olye Aah amateeka gonna nakwatanga Amata genali nyimiliza okuunda sundanga Sukali nagulanga emu kangule musanvu onywe Boarding ezebeyi ne ngato ezomulembe Nekizungu kyewali oyagala kaakano oliwadembe Naye toyamba akabigule oleme kuswaza nsi Nemotoka yiiyo vugga ngawaliwo ensonga Buno obujja obunsuzza mbukuta buyiye ebuziba Nenkugana ogenda okola nti bakutwala Nga gunno omulembe gwa kazi mukazi musajja Busente byoba ofunyeyo ffena butuyamba eeka Abana ku schoolfees nokugula enva Instruments