Skip to content

Bomboklat

Popularity · Low

YouTube

Searching YouTube...

Lyrics

Class yawagulu.(bad guys) Twabaleka wansi abo ba repeater Ykeeeee... Nesim pan Nkuba bulati, zamba ndi liti liti Sikyetaga hit kuba obulamu bwange hit Laba ebyana nkyabisika nga magnet Nebwengwa sinubuka nina ebyapa kubuli continent Buli eliko content bwetwakola investment Tekyetaga debate swangz eli so evident. Olumala ba curtainraiser nga ozako main even Hip hop magnificent zamba the great Lyrically am supposed to represent Bwenkwata ku mic bagamba tumuwe obwa president. Bomboclatt to the bad mind there Bomboclatt Bomboclatt to the bad mind there Bomboclatt. Bomboclatt. Ba mulya buto Bomboclatt Every lazy citizen, Bomboclatt Lazy politician Bomboclatt Namwe abatasasula,Bomboclatt Nanti ndi tyt nga nati Captain benda GNL eno flight Double entandra katulinye ebaati Mulufuuti futi i will kick ur ass if you hate Am next to infinity horizontal number 8 Weyita raster smart nga naye nze ndaba bisaati Kungulu onyumye olina ebituli mu under pant Nze ndaba mumaaso obwongo bwo bukoma ku bonnet Hit jewasemba okuba yali ku cassette naye Omanyila zamba nsimbi ali ku international market Am a star boy am a big planet big Budget nga robocop nkuba target(baaaa) Benda ba guy mbalabamu ebituli nga doughnut Tolina kagaali kyoka onyumya ku Bugatti Onyumya ku butter nga ate tolina mugaati Back bite in private public they call you bestie Balemesa banaabwe zino zi social bestie Olina negative energy nkulaba nga pollutant Ebiyenje bya rap bintya ndi hip hop dis-infectant Hip hop akulukuta nga muuga ku ocean bo bali stagnant Great when i got big talent the boys are in trouble Atee ffe twesiga katonda bobesiga bitambo Bino ebyaana ebyabanga sente mu church mu kaboo Mukama bwadda abikuba kisasi kimu nga John Rambo(baaaaa) Bomboclatt to the bad mind there Bomboclatt ummmhh... uummmhh. Bomboclatt to the bad mind there Bomboclatt Bomboclatt Ba mulya buto Bomboclatt Every lazy citizen, Bomboclatt Lazy politician Bomboclatt Nawe abatasasula,Bomboclatt Sili sportsman naye bagamba yesebbo Sinonya nyombo nga mayombo ndi noble Luga flow black starlet etebemba evamu stable Abo tebatusobola mu practical ne verbal Zamba ku mic oyita nyoko nti maaama nyabo Boda boda eba esobola okugoba jet fighter Naye ekibuuzo kilinti eba esobola ojikwata Abagamba nti batugoba babuuze oba batukwata Goals nkuba parabola zamba manyi okuwaata Nkuba home and away GNL globe trotter Yenze winner, Attee nze pace setter international luga flow representer Edda nali Nyong'o kati ndi star nga Lupita Vampire nkomyewo nziyile holy water Cesar nanyini wa vowel ne consonant Seteris paribus all factors remain constant Ghetto story teller atalina regret High off light sea blunt oba cigarette A'h f*ck with the game those boys just masturbate Tukyusa format app ya rap yetaga update And its the one to stop us cuz those boys are too late Sente zzogera ezange zogeza bbogo Dollar zisoza zero zi siiya pound zi kolola Sillingi zi kontooooo Bomboclatt to the bad mind there Bomboclatt Bomboclatt Abasabiliza, Bomboclatt Every lazy citizen, Bomboclatt Lazy politician Bomboclatt Namwe abatasasula,Bomboclatt... uuuhmmmm